Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 1,203 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM

Abadde anoonya omwana amuzaalidde ku myaka 60

June 27, 2020 · Mubiru Ali

Safinah Namukwaya 64, nga mutuuze w’e Kalungu Masaka yafunye essanyu ery’ensusso mu bulamu bwe, bweyafunye omwana we asooka mu bulamu ku myaka 64. Ono agamba nti amaze ebbanga nga anooya omwana era Allah yayanukudde essaala ze n’omwana omuwala.