Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 406 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Abadde annyulula essimu mu kabuyonjo awangule 10.000 afiiriddemu – Iganga

March 20, 2017 · Mubiru Ali

Waliwo omusajja atemera mu gy’obukulu 30 e Iganga agudde mu kaabuyonjo n’afiiramu bwabadde annyulula essimu nga nannyini yo emuguddeko bwabadde yeetaawuluza.

Kigambibwa nti nannyini ssimu eno  Beyongera Paul abadde ataddewo omutwalo mulamba eri eyo asobola okugimujjirayo era wano Cuma Waguleka ow’emyaka 0

30 weyeesowoleddeyo agwewangulire wabula tasobodde kusimattuka magombe nga agiggyayo.

Bino bibadde ku kyalo Muyira mu gombolola y’e Nambale ekiri mu Disitulikiti y’e Iganga.