Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 209 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Abadde akungaanya obucupa afiiridde mu mwala Lubigi

June 23, 2016 · Mubiru Ali

Police e Nansana ennyuludde omulambo gw’omusajja atannategeerekeka mannya ge eyagudde mu mwala gwa Lubigi enkya ya leero .

Abeerabiddeko n’agaabwe bagamba nti omusajja ono yalabiddwako ku makya ennyo nga akunngaanya obucupa wabula n’asimattuka n’agwa mu mwala guno okuliraana essunsuliro ย lya Kazambi ku luguudo lwa Northern by pass .

Oluvannyuma lw’okugunnyulula, Police egututte e Mulago basobole okugwekebejja nga bwebalinda bannanyinigwo okugunona .