Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 280 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Abadde agezaako okubba e Kiwatule akwatiddwa

April 29, 2019 · Mubiru Ali

Olwaleero ku ssaawa 9 ez’olweggulo kigambibwa nti Mulegenyi Isaac 23, nga mutuuze w’e Gayaaza nga abagalidde omugemera wala agyingidde offiisi za Liquid Cash Emergency Loans abasangibwa e Kiwatule nakuba esasi okutiisa abaliwo.

Wabula abantu ababadde bataamye obugo ne bamugoba nebamukwatira okuliraana Wooteri ya Eliana ne batandika okumukuba. Ono akwatiddwa n’emmundu nga erimu amasasi 8 nga kati akuumirwa ku Poliisi y’e Ntinda.