Abadde agenda okuziikibwa akubye omwasi , abakungubazi ne basattira .
Wabaluseewo katemba e Iganga abakungubazi babunye emiwabo ng’omukazi gwebabadde bagenda okuziika bw’akubye omwasi era n’asaba n’ekyokunywa.
Bono bibadde ku kyalo Nakalama trading center okuliraana ekibuga kye Iganga .
Lino litusakiddwa Solomon Baleke.

