Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 269 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Ababba nnamba puleeti ku mmotoka bali mu ngalo za Police – Kasawo

June 9, 2017 · Mubiru Ali

Police e Kasawo mu Disitulikiti by’e Mukono egombyemu obwala abasajja basatu nga bano bagambibwa okuba nga beebamu ku kibinja ky’agavubuka ga kawuula aggaggya namba puleeti ku mmotoka z’abantu n’ekigendererwa eky’okubaggyamu ssente.

Omusasi waffe mu bitundu by’e Kayunga, Kato Vincent  agamba nti bano babba namba puleeti ku mmotoka ate olumala nebakubira ba nnyini mmotoka babasindikire ssente ku  Mobile Money olwo balyoke babalagirire nnamba puleeti weziri .