Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Ababba ebintu ku Abayita Ababiri bakwatiddwa
June 1, 2020 · Mubiru Ali
Enaku 5 eziyise bano bombiriri bamenya site eyali ezimbibwa mu ttawuni ya Abayita Ababiri nebabba ebintu ebiweza obukadde 30 ku ssaawa munaana ogw’ekiro.
Bano bakwatibwa kkamera enkettabikolwa nga ebyakwatibwa byebikozeseddwa okubanoonya gyebabadde bekwese e Garuga gyebasangiddwa n’ebizibiti.