Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 140 listening Simba FM Live
News

Ababba amabaati twasigaza bameka – Hon. Ssemujju

July 5, 2023 · Mubiru Ali

Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda: “Bwentunuulira Hon. Rukia Nakadama ne Hon. Judith Nabakooba, bebamu ku bagabana amabaati g’e Karamoja, nze nno ndowooza bakyali abamu ku bavunaanibwa okuleka ng’emisango gyabagibwako. Twagala Palamenti etegeezeebwa ku ani akyavunaanibwa, era ani gwetulina okuyozayoza okusimattuka. Njakwewuunya nnyo ng’Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Kakumiro (Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister) eyatwala amabaati 3000 nga taliiko kubalina okuvunaanibwa.”