Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 504 listening Simba FM Live

Ababaka temwetantala kusaasanya bukadde 20 – AG William Byaruhanga

April 23, 2020 · Mubiru Ali

Attorney General William Byaruhanga avuddeyo nategeeza olukiiko olukulu olw’eggwanga nti ekiragiro kya Kkooti ku buwumbi 10 Palamenti bweyawadde Ababaka kirina okugobererwa nti era okuta n’okukozesa ensimbi zino oluvannyuma lw’enaku z’omwezi 21 – April kujja kuba kunyomoola kiragiro kya Kkooti ekiri mu mateeka.