Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 313 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Ababaka mwewale okwewa obuyinza obutali bwammwe – Kadaga

June 26, 2019 · Mubiru Ali
Omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga avuddeyo natabukira ababaka; ‘Nfunye obujulizi nti waliwo Ababaka abamu abewadde obuyinza nemutandika okutegeeza Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ensonga za Palamenti nga sikimanyiiko. Mukimanyi bulungi emitendera egirina okuyitibwamu nga nze zekka akirizibwa okuwandiikira Pulezidenti ku nsonga za Palamenti. Osobola okumutegeeza ensonga z’ekitundu kyo so ssi Palamenti. Bwemutakikomye ekiddako.’