Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 343 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Ababaka mulekerawo okuzaala mu bakyala nemutabawa buyambi – Hon. Anitah

December 1, 2021 · Mubiru Ali

Omumyuuka wa Sipiika wa Parliament of Uganda Rt. Hon. Anitah Among alaze okutya olw’omuwendo gw’abakyala abaddukira gyaali abayambe okweyongera nga balumiriza Ababaka ba Palamenti abawerako okubazaalamu abaana nebagaana okubalabirira. Wano Sipiika Among wasabidde Ababaka bekomeko era balowooze singa bano babadde bawala baabwe nga babazaddemu nebagaana okubalabirira bandiwulidde batya.