Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 208 listening Simba FM Live

Ababaka mukomye entalo – Sipiika Anita Among

August 2, 2022 · Mubiru Ali
Omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’Eggwanga Anita Among avuddeyo nalabula Ababaka ba Palamenti abatondawo obukundi obw’enjawulo obuleeseewo entalo n’obukuubagano mu Babaka.
Among agamba nti kino kyandimalawo omwoyo gwokukolera awamu mu Palamenti. Ayongeddeko nti teriiyo muntu wa kitalo nnyo okusinga banne era nga buli muntu asaanye okukolera awamu ne banne.