Breaking
News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi. News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 327 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Ababaka mufungize kukulwanyisa enguzi – Kasule Lumumba

June 15, 2022 · Mubiru Ali

Minisita avunaanyizibwa ku Offiisi ya Ssaabaminisita Justine Kasule Lumumba avuddeyo nasaba Ababaka ba Palamenti okukola buli kimu ekisoboka okulaba nti balwanyise enguzi. Lumumba agamba kati kituuse ku ssa nga abamu okuteeka emikono gyabwe ku alipoota z’Obukiiko basooka kusaba nguzi ekintu ekiserebeza omutindo n’ekitiibwa kya Palamenti.