Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 320 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Ababaka mufune kubirala ebyokukola – Uganda Police

May 18, 2022 · Mubiru Ali
Uganda Police Force olunaku lw’eggulo yezoobye n’Ababaka ba Palamenti okuva mu Kibiina kya Forum for Democratic Change – FDC ababadde bagenze okukyalirako Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye akyasibiddwa mu maka ge n’okutuusa olwaleero.
Bano baabadde bamutwalidde emmere n’ebintu eby’okukozesa waka wabula Poliisi nebateekako obukwakkulizo bbo bwebagaanye okugondera wabula oluvannyuma batuuse ku nzikiriziganya nebabakiriza okweyongerayo mu maka ga Dr. Besigye.