Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
Ababaka mubawe obukuumi – Speaker
September 12, 2018 · Mubiru Ali
Hon. William Nzoghu omubaka wa Busongola North, avuddeyo nategeeza Speaker nti abantu batanategeera bamugoberera era yetaaga obukuumi. Wano omukubiriza w’olukiiko olukulu olw’eggwanga Rebecca Alitwala Kadaga waviiriddeyo naye nategeeza nti Parliamentary Commission yatudde ku monday okwogera ku nsonga y’obukuumi bw’ababaka era nebakiriziganya nti Minisita w’ebyokwerinda aveeyo awe ababaka abawulira nti betaaga obukuumi.
