Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 298 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Ababaka mu Palamenti bongedde okuvaayo ku ky’ekkomo ly’emyaka

July 11, 2017 · Mubiru Ali

Omubaka mu Palamenti owa Nakaseke ey’amaserengeta, Lutamaguzi Ssemakula asabye omukubiriza w’olukiiko olukulu olw’eggwanga Kadaga asseewo okunoonyerereza ku ngeri amasimu g’ababaka gyegaatuuse ku mikutu gy’embikkulirwa kumanya,  abantu kwebasinzidde okubatiisatiisa ku ky’okukyusa akawaayiro nnamba 102 akatundumu B mu Ssemateeka emyaka gyomukulembeze gyalina okukomako okukulembera eggwanga giggyibweko ekkomo

Ssemakula agamba nti  ababaka bonna kati babambulira mu kutya olw’essimu ezibakubirwa era neyeewuunya engeri ennamba zaabwe gyezaatuuse ku mikutu gino.