Ku lunaku olw’okuna nga 27 – Sept Ababaka bwebaali bakuba akalulu ku nongosereza ku musolo gwa Mobile Money, Omumyuka w’omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Jacob Oulanyah yawalirizibwa okuyimiriza olukiiko eddakiika 15 olw’omuwendo gw’Ababaka abaali batawera nga kwolwo waliwo ababaka 97 bokka songa abakirizibwa okutandikirwako okukuba akalulu baba 154
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.