Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 286 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Ababaka b’e Karamoja baweereddwa mmotoka za kawumbi Kamu n’ekitundu.

November 5, 2015 · Mubiru Ali

Ababaka ba Gavumenti e Karamoja  baweereddwa emmotoka 10 nga zibaririrwamu akawumbi kamu n’ekitundu.

Emmotoka zino zaabakwasiddwa Minisita avuunaanyizibwa ku nsonga z’obwapulezidenti Frank Tumwebaze. Minisita yabagambye nti emmotoka zibaweereddwa kusobola kukola bulungi mirimu gya Gavumenti n’omutima gumu awatali kuwankawanka