Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 115 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Ababaka b’e Kampala mutuwerekereko mu bantu bammwe – Kakiiko ka Palamenti

October 11, 2023 · Mubiru Ali
Ababaka abatuula ku Kakiiko ka Palamenti aka Physical Infrastructure Committee basabye Ababaka ba Palamenti abakiikirira amagombolola agakola Kampaal okubawerekerako nga balambula enguudo z’omu Kampala kuba ku mulundi ogwasembayo Bannakampala babulako katono okubakuba olw’ebinnya ebisusse mu nguudo.
Bano bagamba nti kabula kata ne bbaasi ya Palamenti mwebaali batambulira bagikumeko omuliro.