Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 289 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

ababaka bakwatiddwa mukwekalakaasa e gulu

February 4, 2019 · Mubiru Ali

Abakulembeze abawerako okuva e Gulu enkya yaleero bakwatiddwa Poliisi nga balangibwa okutegeka okwekalakaasa. Hon. Lucy Akello, Hon Anthony Akol, Hon Olanya Gilbert ne Hon. Odonga Otto bakwatiddwa Poliisi bwebabadde batambula mu mirembe e Gulu nga balaga obutali bumativu bwabwe ku ngeri abantu b’omu Apaa gyebatulugunyizibwamu.