Ababaka bakirizza Sudhir Ruparelia akozese ettaka lya Kololo SSS

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Ababaka abali mu kubuliriza ku kibba ttaaka lya massomero g’omu Kampala batuuse nkunzikiriziganya n’omusuubuzi Sudhir Rupaleria atwale ettaka lya Kololo sss.

Kino kidiridde Sudhir okulabikako mu kakiiko nakiriza nga bwagenda okukola endagaano ne gavumenti wamu ne ssomero,  ekisaawe kyebyemizanyo kisigale nga kikozesebwa a massomero g’ombi Kampala Parents erya Sudhir ne Kololo SSS. 

Share.

Leave A Reply