Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 199 listening Simba FM Live

Ababaka bagaliddwa ku CPS e Gulu

June 2, 2020 · Mubiru Ali

Omubaka Aruu County Odonga Otto, Omubaka wa Kilak South Gilbert Olanya wamu ne munaabwe bwebakwatiddwa olunaku lweggulo nga bali mu kaduukulu ka Uganda Police Force ku CPS e Gulu.
Bano bakwatiddwa lwakwekalakaasa nga bawakanya omuwendo gw’abalwadde ba COVID-19 okulinnya mu Yuganda nga guva ku ba Ddereeva b’emotoka ennene abayingirira ku nsalo y’e Elegu.