Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 279 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Ababaka bagaaniddwa okuyingira mu Safe House

September 10, 2019 · Mubiru Ali

Ababaka ba Palamenti abatuula ku kakiiko k’eddembe ly’obuntu okuli Latif Ssebagala Sengendo, Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine, MP Zaake Francis Butebi, Rafael Magyezi ababadde bagenze e Kyengera okulambula Safe Houses bagaaniddwa omukuumi waayo Kalibbala Vincent okuyingira nabategeeza nti tebalina lukusa era balina kusaba akulira ekitongole ekikettera munda mu Ggwanga ekya ISO Col. Frank Kaka Bagyenda.