Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 199 listening Simba FM Live

Ababaka babiri bakwatiddwa e Gulu

June 1, 2020 · Mubiru Ali

Amawulire agava e Gulu galaga nga ababaka okuli Odonga Otto ne Olanya Gilbert, omulwanirizi w’eddembe Stella Kijange n’abalala bwebakwatiddwa Uganda Police Force lwakukunga bantu bekalakaase mu Ttawuni y’e Gulu bekalakaasa olw’omuwendo gw’abalawadde ba #COVID-19 abeyongera nga bava ku nsalo y’e Elegu.
Abatuuze bagamba nti bbo tebalinyanga ku nnyonyi kugenda bulaaya oba China naye ekirwadde ekiva ebweru kibanyigiriza.
Bano era bagamba nti Eddwaliro lya Gulu Hospital terisobola muwendo gw’abalwadde abeyongera.