Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 41 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Ababaka ba Palamenti akalulu bekaamezze baagala basigaze zi Ipads.

February 26, 2016 · Mubiru Ali

Ababaka ba Palamenti akalulu bekaalindiggudde eri n’enkoona nezinywa baagala akakiiko ka Palamenti akakola ku nsonga z’ababaka kabalekere obuuma ku kalimagezi (Ipads) ng’ekisanja kyabwe kiweddeko ekikomekkereebwa mu gwokutaano gwa 2016.

Ababaka bano bagamba nti obuuma obumu bwayonookeka ate obulala buwedde ku mpagala obutayinza kuweebwa babaka bapya.

Ye omubaka akiikirira abavubuka mu bitundu bya Buganda Patrick Nakabaale agamba nti tekiriimu nkenyera okuzizza naye  naye zikaddiye, ababaka beetaaga okuweebwa Ipads empya okwanguyirwa e mirimu.