Breaking
News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 430 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Ababaka ba Palamenti 458 balayira.

May 16, 2016 · Mubiru Ali

Obyokwerinda binywezeddwa ku Palamenti nga ababaka 458 batandika okulayira leero okumala ennaku 3. 

Ababaka ba Palamenti bavudde ku 386 okutuuka ku 458 mu Palamenti eno eye kkumi  nga bava mu zi Disitulikiti ne zi Municipali empya.

Okulayira kwa kutwala ennaku 3 okutandika leero okutuusa nga 18 ogwokutaano nga mu babaka bano, NRM erina ababaka abasoba mu 294 , FDC 36, DP 14, UPC 06 ate abaggya kubwa namunigina 64.