Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 765 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Ababaka ba Opposition bali mu lusirika

February 12, 2022 · Mubiru Ali
Ababaka ba Palamenti okuva ku ludda oluvuganya Gavumenti nga bakulembeddwamu akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Mathias Mpuuga Nsamba ne Nampala John Baptist Nambeshe bali mu lusirika olumaze lwanaku 3 ku Imperial Botanical Beach Hotel, Entebbe. Okusinziira ku LOP agamba nti olusirika luno lwategekeddwa okuyamba Ababaka okubabangula ku buweereza obulungi.
Olwaleero ku lunaku olusembayo basomeseddwa International Monetary Fund IMF/ World Bank Uganda Country Representative, eyiliko Omubaka Hon. Alaso Alice Asianut ye asomesezza Ababaka ku kubeera omubaka asibwamu ekitiibwa.