Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 181 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Ababaka ba opposition 5 bakuvunaanibwa gwa bukenuzi

December 11, 2023 · Mubiru Ali
Omubeezi wa Minisita Harriet Ntabaazi agamba nti ekitongole kya Uganda Police Force ekikola kukunoonyereza ku buzzi bw’emisango ekya Criminal Investigation Directorate (CID) kyakamaliriza fayiro 5 era nga kizuuliddwa nti ku babulankanya ensimbi omulundi guno si Baminisita bokka, wabula n’Ababaka ba Palamenti abasoba mu 30 nga ku bano kuliko n’aboludda oluvuganya Gavumenti ekintu kyagambye nti kirungi nnyo kubanga bano boogera nnyo ku buli kimu era nga kakubajuutuka.
Ono agamba nti Minisitule ye yakuvunaanibwa naye nabo bakuvunaanibwa kuba tebabatidde.