Breaking
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba! News: Omuyambi wa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwebavunaanibwa mu Kkooti Enkulu, Hajj.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 357 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

ABABAKA BA NUP SSENTE ZEMOTOKA BAKUZIKOLAMU EBIYAMBA ABANTU BEBAKIIKIRIRA

July 24, 2021 · Mubiru Ali
Akola ngomukulembeze wa National Unity Platform – NUP era nga ye nampala w’oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti Hon. Nambeshe John Baptist avuddeyo nategeeza nti nga Ababaka ba NUP basalawo mu lusirika lwebalimu mu mwezi ogwokuna okukwata ensimbi obukadde 200 obunabaweebwa nga za motoka okuzikolamu emirimu eginayamba abantu bebakiikirira okusinga okuzizirira Gavumenti kuba tejja kukola bintu biyamba bantu.
Agamba nti Ababaka bafuna ssente ezibamala okugula emotoka ezisobola okubatambuza okutalaaga ebitundu byebakiikirira.