Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 434 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Ababaka ba NUP batwalidde Bobi Wine emmere

January 22, 2021 · Mubiru Ali

Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP okuli Omubaka wa Makindye West Allan Ssewanyana n’omubaka owa Kawempe North eyakalondebwa Muhammed Ssegirinya, enkya yaleero babukeereza nkokolo okutwalira omukulembeze wa NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine ne Mukyala we Barbie Kyagulanyi ebyokulya. Bano baggalirwa awaka nga tebakirizibwa kutambula okuva wiiki ewedde.