ABABAKA BA NRM ABAGGYA BABAGUZE NA MWENGE

Pinterest LinkedIn Tumblr +
ABABAKA BA NRM ABAGGYA NGA BENYWERA KU MWENGE:
Ababaka ba National Resistance Movement – NRM abalonde nga banyumirwa omwenge n’ebyokunywa ebirala nga kigambibwa byabaweereddwa omu ayagala ekifo ky’omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Hon. Anita Among. Bano babinyweredde mu bbaasi eyabadde ebatwala e Kyankwanzi gyebagenze mu lusirika lw’ekibiina.
Abaffe twandisuubidde nti bano balibadde basoma ebikwata kukuteekerateekera eggwanga.
Share.

Leave A Reply