Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,582 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Ababaka ba NRM 317 balonze ekwatibweko

December 20, 2017 · Mubiru Ali

Kabadde Kaseera ka bunkenke olwaleero mu Palamenti nga ababaka bakuba akalulu ku bbago ly'etteeka ly'ekkomo ly'emyaka erirudde nga litambuza abangi akannaginnagi nga n'abamu libagombesezzaamu obwala.

Akalulu wekaggweredde nga abawagira okukwata ku nnyingo ya 102b aba NRM balina obululu 317 ate nga abawakanya balina obululu 97,  ate 02 tebalonze era kino nekisobozesa aba NRM okuweza obululu obwetaagisa nebasussanamu era nekireetera ebbago lino okweyongerayo ku mutendera oguddako ku lusoma olwokubiri .   

Wetwogerera nga Kati ebbago liri mu kakiiko akakulirwa Sipiika era liyitibamu kanyomero ku kanyomero