Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 236 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Ababaka abatambula ne Muhoozi tebakikola lwakwagala, bakikola lwakutya – Hon. Ssemujju

September 18, 2023 · Mubiru Ali

Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda omwogezi w’ekibiina kya Forum for Democratic Change; “Abajja mu bungi okumwaniriza, tebamwaniriza olwokuba nti bagamba nti kati bagenze okukizuula nti Muhoozi Kainerugaba mutabani wa (H.E) Museveni nti yasinga amagezi nti yasinga obumanyirivu okusobola okutambuza Uganda obulungi, naye bonna abasinga obungi bakikakasa nti tufugirwa ku mudumu gwa mmundu okufuna emirembe….. kyenkugambye nti bano abaaniriza Muhoozi ekirindi tebakikola nti balina kyebamuzuddemu nti omusajja ono Uganda yagenda okugifuula ensi naye babaza nti omusajja bwetukeera natadda?”