Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 221 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Ababaka abasoba mu 30 banoonyerezebwa kyokuwuwutanya obuwumbi 164

December 11, 2023 · Mubiru Ali
Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku byobusuubuzi, amakolero n’ebibiina byobwegassi Harriet Ntabaazi avuddeyo nategeeza nti waliwo Ababaka 30 abanoonyerezebwako ku bigambibwa nti benyigira mu kuwuwuttanya obuwumbi 164 ezaali ezokuliyirira ebibiina by’obweggassi.
Ono agamba nti ku bano 30 kuliko Ababaka ku ludda oluvuganya Gavumenti abalekaana ennyo saako nokwogera ennyo.