Ababaka ba Palamenti abaagobwa mu kibiina kya NRM olw’okwewaggula, omuli Ssekikubo, Tinkasimire, Nsereko ne Nuagaba, bagamba nti beeraliikirivu kubanga tebamanyi kyakukola .
Bagamba nti bebayinza kuggyayo mpapula kuvuganya mu Kamyufu ka NRM nga ensonga zaabwe tezinnaggwa wakati waabwe ne Pulezidenti Museveni.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.