Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 473 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Ababaka 10 abakyala abakalondebwa bakyalidde ku Sipiika

March 15, 2021 · Mubiru Ali
Ababaka abakyala 10 abaggya abakalondebwa okukiika mu Palamaenti olunaku olwaleero bakyalidde ku mukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga mu Offiisi ye enkya yaleero.
Bano kubaddeko; Joyce Bagala (Mityana), Veronica Nanyondo (Bukomansimbi), Asinasi Nyakato (Hoima), Hellen Nakimuli (Kalangala), Fortunate Nantongo (Kyotera), Juliet Agasha (Mitooma), Hanifa Nabukeera (Mukono), Teddy Nambooze (Mpigi), Susan Mugabi (Buvuma) ne M. Ayebare.