Radio Simba – Ennene

Broadcasting from Kampala on 97.3 FM

Ababadde bawamba omwana bakubiddwa mizibu e Kyebando Katale Zone

Posted: June 5, 2018
Category: Latest News

Buyinja Kalisito omutuuze w'e Kabowa ne Mariam Nansubuga omutuuze w'e Kibe Kalerwe bebasimatuse okuttibwa abatuuze ababadde bataamye obugo bwebabadde bagezaako okuwamba omwana omuwala omuyizi ku ssomero lya Jinja Kalooli Primary School nga bamulimbye nti bamutwala ku musawo e Mattuga amuyambe okumuwa amagezi ag'okusoma.


Ono bwagaanye byebabadde bamugamba nebagezaako okufuna entambula eyamangu bamutwale bwatyo natandika okukuba enduulu esombodde abantu abazze okumuymaba. Poliisi y'e Kawempe eyitiddwa mangu nejja netaasa abantu bano ku batuuze ababadde batandise okubakuba emizibu.


Abakwate batwaliddwa mu ddwaliro lya Kawempe Referral Hospital okufuna obujanjabi nga kati bakuumirwa Poliisi e Kawempe gyebanagibwa batwalibwe mu kkooti.


Hey, like this? Why not share it with a buddy?

Leave a Reply

ON AIR

  • MUKULIKEEYO
    with Radio Simba
    Thursday, 4:00 pm - 6:00 pm
    Our evening drive show, featuring the best in humor, music, fun and entertainment. Listen as you smile and laugh as you head home. Hosted by Kakos Lubuto Kyooto with Kajabuzi Ssabakaaki. x

Related Posts

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort