Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 469 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Abaazirwanako e Ssingo baagala kulumba Kampala ku bigere

October 2, 2017 · Mubiru Ali

Abaazirwanako okuva mu zi Disitulikiti omuli Kiboga, Kyankwanzi, Mityana awamu ne Mubende, bagumbye mu Kabuga k’e Lwamata mu Disitulikiti y’e Kiboga nga bagamba nti baagala kutambula okutuuka e Kampala , beekubire enduulu eri Sipiika wa Palamenti Rebecca Alitwala Kadaga olwa Gavumenti okubasuula omuguluka nga eremeredddwa okubaliyirira olw’ebyo byebaakola mu kuleete Pulezidenti Museveni mu buyinza mu 1986 .
Abantu bano nga bakulemberwamu Tomusange Jjagwe, bagamba nti balinze ekiseera ekimala era kati kino kyekiseera okubaliyirira kubanga nti baateekamu kinene n’olwekyo baagala obuse bubiri n’ekitundu (2.5 Trillion shs).