Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 33 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Abaazirwanako e Kiboga beerayiridde obutakombya Museveni kalulu.

February 15, 2016 · Mubiru Ali

Abaazirwanako mu bitundu bye Kiboga beerayiridde obutakombya ku akwatiddwa NRM bendera Yoweri Kaguta Museveni kalulu. Abaazirwanako balaajana nti mu lutalo olwaleeta gavumenti eno mu buyinza baafirwa ebintu bingi omuli emmere, ebintu ebikalu gattako n’obulamu bwabannaabwe, nti nga Museveni tayanukudde kulaajana kwabwe, teri kalulu ku lwokuna nga 18.