Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 290 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Abaana bokunguudo balina ensonga ezetaaga okwekkaanya ennyo – Hon. Naluyima

July 15, 2022 · Mubiru Ali
Omubaka Omukyala owa Disitulikiti y’e Wakiso Munnakibiina kya National Unity Platform-NUP Hon. Betty Ethel Naluyima; “Olunaku lw’eggulo twasisinkanye abaana b’okunguudo mu Kisenyi, omuli nabo abakozesa ebiragalalagala. Ng’abaana abalala mu nsi yonna, bano nabo balina ensonga ezibanyiga ezetaaga okutunulwamu mubunnambiro.
Nga Palamenti tulina okulaba nti tugonjoola ebibaviirako okweyiwa ku nguudo mu bungi.”