Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 106 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Abaana b’essomero bataano laddu ebasse.

September 18, 2015 · Mubiru Ali

Enkyukwe ebuutikidde abantu bo mu Ggombolola y’e Butenga mu Disitulikiti ye Mubende, abaana bataano b’essomero lya Bongole erya Gavumenti bakubiddwa Laddu ebattiddewo abalala 60 nebatwalibwa mu ddwaliro nga biwala ttaka, mu nkuba ekedde okufudemba enkya ya leero.
Kimaze Expedito omusasi wa Simba agamba nti Police eruddewo okutuuka. Dp