Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 164 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Abaana beekobaanye ne nnyaabwe ne batemaatema kitaabwe – Mityana

December 13, 2016 · Mubiru Ali

Musajja mukulu ategeerekeseeko erya William myaka 52 kati z’embuyaga ezikaza engoye, abaana be beekobaanye ne nnyaabwe nebamutemaatema nga bamulanga okuba n ‘ebyawongo ebibatulugunya.

Omusasi waffe Joseph Balikuddembe atutegeezezza nti bino bibadde ku kyalo Nakagere ekisangibwa mu ggombola y’e Kalangaalo mu Disitulikiti y’e Mityana.

Omwogezi wa Police mu Savannah Region Norbet Ochom akakasizza bino era omulambo police egututte mu ddwaliro e Mityana. Kitalo.