Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya twolekedde Akaseerezi era ku nnya ekiro lindirira enkabikkabi zabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna. News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 437 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Abaana baffe okuwagira Bobi Wine si musango – Bazadde

April 5, 2023 · Mubiru Ali
Bazadde b’abawagizi ba National Unity Platform – NUP abakwatibwa e Kalangala bavuddeyo nebatabuka nga bagamba nti teguba musango kuwagira kibiina oli kyayagala.
Ssentebe wa National Resistance Movement – NRM e Nkokonjeru nga y’e Taata wa Sharif Kalanzi agamba nti kisusse okukuumira omwana we mu nkomyo olwokuba wagira Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine.