Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 856 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Abaana babiri bawambiddwa e DRC

April 24, 2019 · Mubiru Ali

Abaana babiri nga bakibiina kya musanvu mu Rukarara Primary School e Kanyanyontogoro mu Disitulikiti y’e Kanungu bawambiddwa abasajja babiri okwabadde ali mubyambalo by’amaggye nga alina emmundu ate ng’omulala ali mungoye ezabulijjo wabula nga abagalidde ejjambiya.
Kigambibwa nti bano babadde bagenze munnimiro yamenvu nga ya Kojja waabwe esangibwa mu Democratic Republic of Congo (DRC), nga bali 8 wabula nebatwalako bano ababiri okuli Niwagaba Ronald 18 ne Tweheyo Dan 16