Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 296 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

ABAANA 4 ABATOMERWA TULEELA NEBAFIIRAWO BAZIIKIDDWA OLUNAKU LWEGGULO

July 12, 2021 · Mubiru Ali
ย 
Ebiwoobe, okwazirana, emiranga n’enyike byabutikidde ekyalo Rongoro ekisangibwa mu Gombolola y’e Busoba mu maka g’omwami John Wabwere ne Lovisa Lunyolo omwafudde abantu 4 tuleera beyatomera nga bava okulima. Ivan Mayima, 25; Boniface Woniaye, 13, eyatuula ebigezo byekyomusanvu ku Rise and Shine Primary School; Jackson Mukhwana, 12, omuyizi mu kibiina ekyokuna ku Rongoro Primary School; Mutonyi Khaka, 23 be bafiirawo tuleela bweyabatomera.
Kigambibwa nti tuleela eyabatomera yali etisse sseminti nga eva Tororo wabula ku misinde emiyitirivu netomeregana ne loole endala ku lutindo lw’e Manafwa olwo newaba netomera bano okuva emabega.