Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 320 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Abaana 25 babuliddwako bazadde baabwe e Namugongo, bali ku Police

June 3, 2017 · Mubiru Ali

Police eriko abaana abawerera ddala 25 beeronze ku kiggwa ky’abajulizi e Namugongo nga babuliddwako bazadde baabwe.

Omwogezi wa Police mu Kampala n’emiriraano Emilian Kayima  agamba nti abaana bano baakukumirwa ku Police y’e Kira nga bwebalinda bazadde baabwe okubanona.