Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Abaana 2 bafiiridde mu buliri – Masaka

July 19, 2016 · Mubiru Ali

Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Kyabakuza mu Zooni y’e Kimanya – Kyabakuza ekisangibwa mu Municipali ye Masaka abaana babiri bwebasangiddwa nga bafiiridde mu buliri .

Nnyina w’abaana bano Nankabirwa Sikola agamba nti abaana be Fredrick Lubyayi(5) ne Sheila Nakalema(3) baagenze okwebaka nga tekuli mulwadde wabula bugenze okukya nga z’embuyaga ezikaza engoye .

Ayogerera Police mu bukiika ddyo bwa Yuganda Afande Ibin Ssenkumbi agamba nti Police yatandise dda okunoonyereza wabula gyo emirambo gitwaliddwa mu ggwanika e Masaka .