Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,053 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Abaana 2 abooluganda bafiiridde mu kidiba ky’ebyennyanja – Namutumba

August 1, 2017 · Mubiru Ali

Abatuuze ku kyalo Kategere ekisangibwa mu Ggombolola y’e Magada mu Disitulikiti y’e Namutumba baguddemu ekikangabwa abaana abalenzi babiri aboooluganda bwebagudde mu kidiba ky’eyali omubaka wa Palamenti nenafiiramuj.

Abaana bano; Elvis Kairu ow’emyaka 16 ng’abadde asoma kibiina kyamusanvu mu ssomero lya Fundamental Primary School erisangobwa e Tirinyi ne muto we Milton Nampongo nga ye abadde asomera mu Magada Primary School bagudde mu kidiba kino eky’ebyennjanja nga kiriko obuwanvu bwa mita 60 bwebabadde bagenze okuwuga era nga ekidiba kino kya Wilson Isiko Mpongo eyali omubaka mu Palamenti ow’ekitundu ekyo wabula nga kati mulunzi wa Byennyanja kayingo era eyigirwako abalala .