Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 220 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Abaana 18 babuliddwako abaabwe e Namugongo

June 3, 2018 · Mubiru Ali

Poliisi erina abaana 18 bekuuma mukadde kano oluvannyuma lw’okubulwako abantu baabwe nga bazze okulamaga e Namugongo. Era nga kigambibwa nti waliwo n’abantu abalala basatu abakyalemeddwa okuzuula banaabwe bebazze n’abo okuav mu bitundu gyebavudde. Bano bonna bakuumirwa ku Poliisi eri ku kiggwa ky’abajulizi e Namugongo.