Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 233 listening Simba FM Live

Abaagobwa ku ttaka bagumbye ku kooti enkulu.

September 14, 2015 · Mubiru Ali

Abantu abasoba mu 400 enkya ya leero bagumbye ku kooti enkulu mu Kampala okuleeta Okwemulugunya olwa Gavumenti okulwawo okubaliyirira.

Abantu bano baagobwa ku ttaka mu kibira kye Mpokya mu Disitulikiti ye Kibaale mu 1992 nga kati wayise emyaka egisoba mu 20 nga tebasasulwa.

Abantu bano bagamba nti babanja ย  Gavumenti ssente ezisoba mu buwumbi 12.